Logo

Zungulu: Dr. Stella Nyanzi awemula ebigambo n’ebimenya n’ekuffulu

by / 0 Comments / 0 View / March 31, 2017 9:02 PM

By Julian Mwine News Feature Category: ZunguluProgram or Show Type: ComedySynopsis: Dr. Stella Nyanzi agambibwa nti aliko emmandwa ya Kaseegu. Yeemu ku zisinga okutiibwa era bwerinnya omuntu awemula ebigambo n’ebimenya n’ekuffulu.

Video:

Emmandwa ya Kaseegu yeemu ku zisinga okutiibwa era bwerinnya omuntu awemula ebigambo n’ebimenya n’ekuffulu.

Mukyala Pulezidenti Janet yalabye taasobole Dr. Stella Nyanzi agambibwa nti aliko emmandwa eno, namwesooka namusonyiwa naye nebyamuwemudde olwaleero-bwebikuyingira mu matu bikusoya nga nsolosozi

Source:: NTV Uganda